Hullo Hullo Lyrics - King Saha

Verse 1:

Yadde n'akasaale kakuuma 

Naye osaana mmundu eyo yokka

Mmundu yokka

Yokka

Oli mulungi wenna tolina waakukyama

Awaakukyama oh year

Nkulinamu essuubi wekka

Bambi bambi tokyuka

Tokyuka

Oh tokyuka

Nkwagala maama

Owooma nga coke na Fanta

Coke na Fanta eyi

Nnyamba bambi tuula

Nkubuulire ebyange byonna

Ebyange byonna 

Hmm mba nkyamizza ontereeza eh

Onyirira kufa ah ah

Olinga gwe baakuutako

Ssirina kye nkugamba

Oh Hullo Hullo Hullo

Chorus:

Hullo Hullo Hullo pickup your phone

You say Hullo

Obudde bugenda

Owu

Hullo Hullo Hullo pickup your phone

You say Hullo

Tugende

Verse 2:

Oli omu Onyirira olinga eggaali empya hmm

Nkulabe nkuleke awo

Ne Katonda akwesiimisa 

Omasaamasa mu bitonde bye baatonda hm ye

Weefaanana wekka yee

Oli mulungi okufa ah ah

Wenna omasaamasa olinga kyakulya wolo lover eh

Chorus:

Hullo Hullo Hullo pickup your phone

You say Hullo

Obudde bugenda

Owu

Hullo Hullo Hullo pickup your phone

You say Hullo

Tugende ye

Verse 3:

Mukwano gwange saba nnyumisiza obulamu

Bulamu bunyuma

Oli ne munno nga akuwa amasanyu

Eh mukwano gwange nze nteeka mu kikapu

Eh njagala onjagale

Onjawule ne mu balabe eh yiye

Oli mulungi okufa

Wenna omasaamasa

Olinga kyakulya wolo lover eh

Chorus:

Hullo Hullo Hullo pickup your phone

You say Hullo

Obudde bugenda

Owu

Hullo Hullo Hullo pickup your phone

You say Hullo

Tugende

Verse 3 (backed up by the chorus):

Mukwano gwange saba nnyumisiza obulamu (Hullo Hullo Hullo pickup your phone)

Bulamu bunyuma (You say Hullo)

Oli ne munno nga akuwa amasanyu (Obudde bugenda owu)

Eh mukwano gwange nze nteeka mu kikapu (Hullo Hullo Hullo pickup your phone)

Eh njagala onjagale (You say Hullo)

Onjawule ne mu balabe eh yiye (Tugende)

King Saha
2,543,831
1,754,683
More Lyrics ...
Kagwirawo Betting