How to Upload

To have your music promoted on our website, Send us an Email Everything is free.


Mukwano Gwo - Nexus Beta

Intro 
A nexus beta 
clear touch soldier  
kings loving production
awa wuu nhu yeah
unhhuu na na na na na na

CHORUS
Nze mukwano gwo
kankwagale abangi balemwa
kino kisubizo kankuwonye
abasoka bakulumya
                ×2
VERSE 1
Gyangu nkusangule amaziga
omukwano guguno mu gear
bali ne bwe bogera ebisoko
manya nze nsibidde kugwe dear
ndi wakwala paka bukadde
omukwano gwenina mupya
ebyabwe bikadde
kiliza otwale mu bakadde
abatesi webatukiera nga kiwedde
nga byosubiza nga byensubiza kabatwo'gerere
tewali kuzikiza
nga byosubiza hhaa
nange byensubi hahaaaaaa

CHORUS
Nze mukwano gwo
kankwagale abangi balemwa
kino kisubizo kankuwonye
abasoka bakulumya
                ×2
VERSE 2
enze muno abalala balimba
mukwano gwabwe 
gwa katemba
towuliliza nga bye bakugamba balila munda 
namuginga

HOOK
Girl yegwe munange
nsaana gwe munange 
osaana nze
nebwebakuwa sente 
babuke era munange 
otwale nze 
byo subiza nga bye nsubiza 
kabatwogerere tewali 
kuzikiza nga byo nsubiza haa
nange bye nsubiza ha haaaa
youe my kivuvu weh
kankwagale your my kivuvu weh baby yeah

CHORUS
Nze mukwano gwo
kankwagale abangi balemwa
kino kisubizo kankuwonye
abasoka bakulumya
            ×2
BREAK
kambe mukwano gwo
Kankwagale abangi balemwe
kisubizo
kankuwonye abasoka bakulumya
   ×2
HOOK
Girl yegwe munange
nsaana gwe munange osaana nze nebwe bakuwa sente babuke era munange olonde nze