How to Upload

To have your music promoted on our website, Send us an Email Everything is free.


Kuzaala Kujagaana - Irene Namatovu

[Verse 1]Esanyu lyo mukyala bwabanga bufumboKyabanga kibbo ngo dibidda kulujjaNabazadde kyabatwala nga nekundakuBafunne plan afuneyo amutwalaNazzikuno abawala bafunanga nesengaNamubilira embeera zobufumboNti wano tokola bwotti, wano kola bwottiMwana wattu ebyo byagwawoAbakakyokano tuzadde mwattu nebirebyaOsanyusizza nyo mwatu tonswazizzaAkalagano bwekatajjakulikaKogwe kamutwalira abazadde bamulabekkoYemanga ngo ssera bulalaVumulo yomusajja omulagatiraJagaana ng’azaala akuzzaEsanyu lyo mwaana linzittaJagaana ng’azaala akuzzaOuuh! Esanyu lyo mwaana linzitta(Chorus X2)Vaayo nzine, vaayo ntyabuleGun’omukwano gwomuzadde gundi bubi (Kuzaala kujagaana)Vaayo nzine, vaayo ntyabuleLaba jagaana ng’azaala akuzza (Kuzaala kujagaana)[Verse 2]Nekebejja ntya nga sisosse kumanyaMumaaso Gabeene ekyo kintu kyanonoNze akuyimbira mudoboozi elyegonoMuzanawo Namatovu IrenaNeddira ngambi akabiro jerengesaOkumala kali kuntaddaBwekali kusuula obe ngambi esambaganyiOkyejuuse onolabaNabino ebigambo njagala obitwaleKukumula amatuggo ngayagala obiwulireMwana wange ogenze kufumbaNaye tobeera omufumba kaffuAnewala amayumba yatema ensoga nsogaOyaniriza omumanyi ne gwotamanyiEkitibwa kyomukyala zibeera mpiisaZokulembezza nga tonakwataganaEkitibwa ekyobufumbo gabeera mawunanyoEra kiwebwa oyo abeera akigwaniraOno bikwat’ebyo ogenze kufumbaNebakadebo oba wessa ekitibwaAnti okuzaala kwekuba okujagaanaKujagaana jagaana jagaanye(Chorus X2)[Verse 3]Nga bwomanyi omukwano anti bigwa lyatovuBikusiwa bwebikujijiraAkamwenyumenyu kano kudabako kutamaSanyu lya mwanaa..Ekisulo kyokusanyuka kyasuuze nze kinsuulaNemanya nti olwo kanabeera ketaloEbya kakyokano kufuune oyo akwagalaNakuleta nembazadde namara namwanjulaKabeera ketalo, kaba kayisanyo kuba kujagaanaJagaana ng’azaala akuzzaEsanyu lyo muzadde linzittaSirisa engoma nzinemu amateela gweGajja kumenya lekamu namwojolobaNzine amangujju oba nganjawuuzaWalalalala lalalaSirisa engalabi nzinemu amateera gweGajja kumenya yogenza kukun’eyoWololo wololoEsanyu linzitaVaayo vaayo gwe(Chorus X2)---- Adopted from RiftLyrics.net ----